|Ebitukwatako | SMS | Ebyemirimu| 6/01/09
Ebyemirimu
>> Bulk SMS

 

Okulongoosa n'okuddabiriza ebibanja ku mukutu gwa internet(webdesign)


Ku Kopen, ekibinja ky'abakugu ekikulakulannya ebibanja ku mukutu guno(web developers)betefuteefu okulaba nti otuuka ku buwanguzi era ng'ofuna kyeweetaga ng'oyita ku kibanja kyo kino(www). Kati bw'oba ng'oli mu nteekateeka ya kugula kibanja wadde kinene oba kitono gamba ng'okuteeka ladiyo yo eya FM ku mukutu gwa, internet, kyandibadde kirungi n'oyogera naffe okusooka.

Newankubadde ng'ettu lyaffe erya webdesign mu lufuutifuuti lya bbeyi nsekobuseko, tekitegeeza nti tugenda kukusuula busuuzi ku mukutu guno otobe n'emikutu emirala. Newankubadde nga waliwo emikutu emirala nfafa egisoba ne mu kakadde, ffe tukusuubiza nti tujja kuwa mu lufuutifuuti kye bayita search engine okukuyamba okwanguyizaako emirimu ggyo.

Ekibuuzo: Nfuna ki mu ttereke eryo erya webdesign?
Okuddamu: Bingi by'osobola okufunamu naye ebisinga obukulu bye bino.
>Domain registration www.yourcompany.comor net,org nebirala
>e mail addresses ez'obwananyini okugeza,
info@yourdomain.com
sales@yourdomain.com
manager@yourdomain ko nendala nyingi
>search engine registration
>24/7 support
>fully designed website
ko n'ebirala njolo.

Kakati bw'oba ng'oli mwetegefu okuteeka ekibanja ku katale weyambise wano otwale eddala lyo erisooka okusobola okwegulira ekibanja ku mukutu gwa internet.

TUKWAGALIZA BIRUNGI BYERERE NG'OLI NAFFE

 

Copyright K-Open Solutions 2006 Disclaimer