|
|
Ebyemirimu(services)
Kopen tekitegeeza byuma bi kalimagezi bya bbeeyi ate nga birabika bulungi
ko ne pulogulamu z'ebyuma bino eziyinza okulowoozesa nti bikola nga maanyi
ga mpewo. Kopen esingawo wano kubanga ekola kubisinga bino. Kopen yeyambisa
nnyo ebikozesebwa bino okusobola okuwangula obwezigoolo bwonna ekitongole
kyo oba bizinesi bwebiba bifunnye okusobola okutuukiriza ebigendererwa
kko n'enkolagana ennungi ne ba kasitoma bo kko n'abantu abalala b'okolagana
nabo.
|